Ba Ssentebe ba NRM mu Kampala bafunye eggaali zaabwe
Okugaba eggaali zimaanyi gakifuba kutandise eri ba Ssentebe b’ekibiina kya National Resistance Movement – NRM nga batandikidde Kampala mu magombolola 5 agakola Kampala nga eggaali 862 zezigabiddwa.