Babaka banaffe bazza gwaki okukuumirwa mu nkomyo – Hon. Ssemujju

Omubaka Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC akiikirira Kira Municipality, Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda avuddeyo nalaga obwennyamivu olw’Ababaka banne Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon.
Allan Ssewanyana ne Hon. Ssegiriinya Muhammad abakyakuumirwa mu nkomyo kati emyezi 8. Ono yabadde ayanukula Sipiika eyabasabye okunnyonyola kunkozesa y’obudde bwabwe mu Palamenti neyewuunya olwo banaabwe abali mu nkomyo banakikola batya! Era neyebuuza oba nga tebali yimbulwa!
Leave a Reply