Babiri bafiiriddewo mbulaga mu kabenje ku lw’e Jinja .

Abantu babiri bafiiriddewo mbulaga mu kabenje akaguddewo  ku luguudo oluva e Kampala okudda e Jinja  loole ebadde etwala sementi bw’egwiridde eyaabwe eya buyonjo mwebabadde batambulira .

Omusasi waffe agamba nti emmotoka ya Ssementi ebadde eva Jinja nga edda Kampala era nga akabenje kagudde awali  kanisa ya Sseeta Victory .

Leave a Reply