Olwaleero abakozi ba UN wamu n’emikwano gya UN mu Uganda bakungaanidde ku Offiisi za UN mu Kampala okukungubagira eyaliko Ssaabawandiisi wa ya UN Kofi Annan. Bamujjukira ebintu 4; obwangu, obuntu bulamu, okwerekereza wamu n’okutendeka abalala.