Bakansala e Mukono begugunze lwa nsako

Bakansala ku Lukiiko lwa Disitulikiti y’e Mukono bekandazze nebava mu Lukiiko olubadde luyina okuyisa embalira ya Disitulikiti nga entabwe evudde kukubategeeza nti tewabadde nsimbi za nsako yalutuula olwo nga babadde bakugibanja.
Bya Dalton Yiga

Leave a Reply