Ekitongole ekisolooza omusolo mu ggwanga ekya Uganda Revenue Authority mu kulwanyisa okukusa ebintu ebitali ku mutindo mu ggwanga kikutte emotoka ekika kya WISH nnamba UBA130R ku lutindo lwe Katunguru Kazinga Channel mu District ye Rubiriza nga ebaddemu ebizigo ebyawerebwa mu Uganda nga bikozesebwa abakyala okweyerusa nga bibadde biva mu DR Congo.