Omwogezi w’ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’okulonda Jonathan Taremwa avuddeyo nasaba abantu obutagendera ku bivudde mu kulonda ebifulumiziddwa nti balindirire okulangirira okutuufu. Wabula kino wekigidde nga Balaam Barugahara ye amaze okulangirira nga owa National Resistance Movement – NRM bwamaze okuwangula amagombolola 8 ku 10 n’ebitundu 68 ku 100.
#HoimaByElections