Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Bwemuba bakwogera ku bintu, mubeere benkanya. Mpulira abakulembeze bamakanisa abamu nga banenya Gavumenti naye saalabayo noomu ayogera ku kya mukyala eyayambulwa mu kaseera k’okwekalakaasa. Mpa Bannaddiini amagezi babeere n’okusalawo okwekyenkanyi, kituufu Gavumenti esobola okukola ensobi, naye ate abo abavuganya Gavumenti, lwaki temwogera ku nsobi zaabwe nabo.”