Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP, Uganda Police Force e Mubende ebakutte bwebabadde bagenze okugabira abantu emmere abanyigiriziddwa omuggalo ogwabateekebwako olw’ekirwadde kya Ebola. Poliisi egamba bano ekibakwasizza kwekutambula mu bantu ekiyinza okuviirako okusaasaanya ekirwadde kya Ebola mu bantu.
Bannakibiina kya NUP abatutte emeere e Mubende bakwatiddwa
