Ebyokwerinda ku Kkooti y’amaggye e Makindye binywezeddwa nga Bannakibiina kya National Unity Platform 28 baleeteddwa okuwulira okusaba kwabwe okwokweyimirirwa.
Abasibe naboluganda bavudde mu mbeera okuvannyuma lwa Kkooti okugaana okusaba kwabwe omulundi ogwokusatu.
r the 3rd time. Ssentebe wa Kkooti eno Brig. Gen. Freeman Mugabe ategeezezza nti bano 28 tebalina bifo byankalakkalira gyebabeera nga singa baba bagaanye okudda mu kkooti gyebayinza okubanionyeza.
Bano bavunaanibwa omusango gwokulya mu nsi yaabwe olukwe wamu nakusangibwa n’byokulwanyisa era nga abantu 6 bebakawa obujulizi ku bano.
suspects are facing one court of treachery and unlawfully possession of ammution .
Bano okugaanibwa okweyimirirwa kiba kitegeeza nti bano abakwatibwa mu 2020 bakubeera mu nkomyo okutuusa omusango nga gumaze okuwulirwa.