Bannamagye njolo bafunye emidaali ku lwa Tarehe Sita.

UPDF e Kololo.
UPDF e Kololo.

Bannamagye wamu n’abapolice bafunye emidaali egy’okusiima ku lw’obuweereza mu magye ne mu police y’eggwanga.

Kino mu mukolo ogubadde e Kololo nga Eggye lya Yuganda lijaguza okuweza emyaka 35 mu buweereza eri eggwanga mu by’okweeinda.

Ebikujjuko bino byatandika ku bbalaza ya wiiki eno ne  Bulungibwansi mu bitundu ebyenjawulo omwabadde n’okugaba omusaayi.

Omukolo gukuliddwamu Pulezidenti Museveni, ate negwetabwako, amyuka Ssaabalamuzi, amyuka omukulembeze w’eggwanga Edward Kiwanuka Ssekandi , nankulu wa Kampala Jennifer Musisi Ssemakula n’abagenyi abalala nga gutojjedde e Kololo  mu kisaawe ky’ennyonyi e.

Amagye ga Yuganda gakola Bulungibwansi

Leave a Reply