Bannamawulire bagaaniddwa okuyingira Kkooti Ensukkulumu

JUSTICE KISAAKYE BANNAMAWULIRE BASANGE KU GGEETI;
Katemba ku Kkooti Ensukkulumu tanaggwa, Bannamawulire ababadde bagenze okwogerako eri Omulamuzi Dr. Esther Kisaakye bagaaniddwa okuyingira wamu ne Munnamateeka Male Mabiriizi Kiwanuka. Kino kiwalirizza Omulamuzi Kisaakye okwogerako eri Bannamawulire ku ggeeti ya Kkooti eno; https://youtu.be/2xVujJrFFZs
Leave a Reply