Pulezidenti wa National Unity Platform Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine mu kwogera kwe eri Eggwanga agamba nti Bannayuganda tebalina kalungi kebasobola kufuna mu ndagaano ya Vinci ey’emmwaanyi wabula abanene baagala kubba ssente za Bannayuganda nga bweyakola ku Ddwaliro lye Lubowa nakati eritazimbibwanga.