Bannayuganda mwebale kwasizaako Gavumenti mukulwanyisa COVID – Rt. Hon. Robinah Nabbanja

Ssaabaminisita wa Yuganda @Robinah Nabbanja ono nga yeyetisse obubaka bwa Pulezidenti @Yoweri Kaguta Museveni mu kulamaga kw’omwaka guno ku ludda olw’Abakatoliki e Namugongo, avuddeyo neyeebaza Bannayuganda bonna olwokuvaayo nebayimirira wamu ne Gavumenti nebasobola okulwanyisa ekirwadde kya ssenyiga omukambwe lumiima mawuggwe owa #COVID19 okutuuka lweyafuuka olufumo.

Leave a Reply