Bannayunganda mulekerawo okuzimba emitima – Minisita Kasaija

Minisita w’ebyensimbi n’okutekeratekera Eggwanga Hon. Matia Kasaija avuddeyo nayambalira Bannayuganda mulekerawo okukulirizanga ekya Gavumenti okusonyiwa Bamusigansimbi omusolo mwerabidde nti ebirungi bingi Eggwanga byerifunamu bano webatandika bizineesi zaabwe wano mu Ggwanga. Kasaija agamba eby’okujja ku Bamusigansimbi omusolo bisaanye birowoozebweko luvannyuma nga bizineesi zimaze okutandikibwawo nezikola.

Leave a Reply