Basaalidde Omulangira Dauda Ggolooba

Abakungubazi abenjawulo betabye mu Salat al-Janazah ku Muzigiti e Kibuli ey’Omulangira Dauda Ggolooba, mutabani wa Kabaka Muteesa II, eyaseeredde ku Sande mu Ddwaliro e Nsambya mu Kampala.
Mubetabyeemu kuliko; Katikkiro Charles Peter Mayiga, Abalangira Kassim Nakibinge, Crispin Jjunju, David Kintu Wassajja n’abalala okuva mu Bwakabaka bwa Buganda.
Bya Nasser Kayanja
Leave a Reply