Abantu basatu bakakasiddwa nti bafiiriddewo era zembuyaga ezikaza engoye ate abalala bataano baddusiddwa mu ddwaliro nga biwala ttaka, oluvannyuma lw’akabenje.
Akabenje kaguddewo mu kibira ky’e Mpanga ku luguudo lw’e Masaka. Taxi ebadde egenda e Bushenyi etomereganye ne Canter maaso ku maaso. Kitalo.