Basatu basimatuse okufiira mu kabenje e Kitubulu

Abantu 3 basimatuse okufiira mu kabenje ku luguudo lw’Entebe e Kitubulu mu Katabi Town Council. Akabenje kabaddemu emotoka ekika kya Hilux nnamba UBB 969B ngeremeredde omugoba waayo neyesolossa mu mwala. Abantu 3 abagibaddemu babuseewo n’ebisago ebitonotono era nebaddusibwa mu Ddwaliro lya Entebe Grade B.

Leave a Reply