Ssetebe w’Akakiiko akataba Ababaka okuva mu Acholi aka Acholi Parliamentary Group (APG) Omubaka Akol Anthony, agamba nti ensimbi ezabaweereddwa nga Ababaka b’e Acholi mu kuteekateeka okuziika kwa Sipiika Jacob Oulanyah ziri obukadde 235 so ssi 312.9.