Police e Kiboga eri ku muyiggo gwa batamanyangamba abasse bbaasa w’essomero lya Pulayimale mu kibuga ky’e Kiboga .
Nakito Annet nga abadde bbaasa wa Delta Primary School erigangibwa mu Kibuga ky’e Kiboga yatemuddwa abantu abatannategeerekeka akawungeezi akayise nga baamusanze mu nnyumba ye
Police egamba nti kyandiba nga bano abatemu baateberezza Nakitto okuba ne ssente eziwera mu nnyumba ye era wano kwekumulumba nabamumiza omusu. Kitalo !