Kitalo!
Abakozi b’ekitongole eky’obwannakyeewa ekya Clusa Kiryandongo nga babadde batambulira mu bbaasi y’ettendekero lya Kiryandongo technical nnamba UG 2833E bagudde ku kabenje bbaasi mwebabadde batambulira bwegaanyi bweremeredde omugoba waayo neggwa neyefuula emirundi egiwerako e Tewei ku kasozi okuliraana ne Sipi Falls. Kigambibwa nti abantu 20 bebafiiriddewo