Bbaasi ya Gaaga etomedde enjovu e Pakwach

Bbaasi ya Kkampuni ya Gaaga ey’essaawa ennya ez’ekiro nga eva Paidha okudda e Kampala yatomedde enjovu negittirawo okuliraana Total Camp nga wakava ku lutindo lw’e Pakwach. Abantu abawerako balumiziddwa era nga kati bafuna bujanjabi mu Pakwach HC.

Leave a Reply