Rtd Col. Dr. Kizza Besigye wamu n’omuyambi we Hajji Obeid Lutale Kamulegeya, basomeddwa omusango gw’okugezaako okulya mu Nsi olukwe mu Kkooti y’Omulamuzi w’e Nakawa. Omulamuzi Ester Nyadoi abasindise ku alimanda okutuusa nga 7 March. Ono tabikiriza kubaako kyeboogera ku musango kuba gulina kuwulirwa mu Kkooti nkulu yokka.
Bya Christina Nabatanzi