Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye wamu n’omuyambi Hajji Obeid Lutale Kamulegeya baziddwayo ku alimanda mu kkomera e Luzira okutuusa nga 28 March.
Omulamuzi Esta Nyadoi ategeezezza nti Gavumenti ekyetaaga obudde okunoonyereza ku musango gwokulya mu Nsi olukwe ogunavunaanibwa.
Omulamuzi alagidde omuwaabi wa Gavumenti okwanguyaako okunoonyereza
Nakawa Cheif magsitrates court sends back 4 time presidential candidate Rt. Col Dr Kiiza Besigye and his aide Hajji Obeid Lutale back on remand at Luzira prison as the state further investigates their Treason case .
However chief magsitrate Esta Nyadoi has ordered the State to expedite investigations inorder to observe a speedy and fair trial for the duo and co-suspect Capt. Oula. Case adjourned to 28th/ March.
Bya Christina Nabatanzi