Birds of the same featjers… – Alien Skin

Patrick Mulwana aka AlienskinUg olunaku olwaleero akoze endagaano n’ekisinde kya Democratic Alliance (DA) ekirangiriddwa Omubaka Mathias Mpuuga Nsamba; “…lwakuba mukulu wange ebigambo byayogera byabuvunaanyizibwa …kazzi nange byenjogera byabuvunaanyizibwa naye biyisaamu amaaso. Sigenda kubawa mpoozi zemwagala kuwulira, sigenda kuyisaamu muntu yenna maaso yadde gwengenda okunyomoola……….naye ate olumu tetukozesebwa mu kulumba bantu era tetufunangayo kadde kafumintiriza nti tulumba omuntu…. nze nabba akasimu naye ne mukulu wange (Mpuuga) yabbayo ebitaano mbu si bwekiri? Kati Birds of the same feathers … owa kasimu nowekiddo! Kitegeeza kwatagana ne siteegi eneneko bwoba obba obbire ku level ekola ki?…”
Leave a Reply