Bobi Wine akyalidde ku Ssegiriinya e Mulago

Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine, Omwogezi w’ekibiina Hon. Joel Ssenyonyi ne Ssaabawandiisi David Lewis Rubongoya bagenze mu Ddwaliro ekkulu e Mulago okukyaliira ku Mubaka wa Kawempe North Hon. Ssegiriinya Muhammad aka Mr Updates okulaba embeera mwali.

Leave a Reply