Wangadya yalabudde ekibiina kya NUP okukomya okubabanja abantu baabwe kubanga bbo ng’ekitongole tebalina muntu n’omu gwebaali bawambye.
Ono yatuuse n’okutegeeza nti aba NUP batulugunya abantu baabwe ne bawaayiriza ebitongole ebikuuma ddembe nti okukyogerako baagala kukikuumira mu mawulire wabula kya kiwaani.
Kyagulanyi ategeezezza nti kyannaku okulaba Eggwanga nga liri mu mbeera bweti n’ategeeza nti tagenda kussa mukono kubanga akimanyi nti olunaku lugenda kukya nga bino tebikyaliwo.
Wangadya era yategeezezza nti abadde takimanyiiko nti waliyo abantu babulijjo abavunaanibwa mu Kkooti y’Eggye lya
UPDF
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.