Eyaliko Omumyuka w’omukulembeze w’eggwanga Dr. Specioza Naigaga Wandera Kazibwe yasanze akaseera akazibu abakungubazi bwebamungodde nebalemesa okwogera nga bamulanga okulumbagana Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine nga amubuuza lwaki yagenze okuziika omuntu w’e Busoga ye gwagamba nti abadde tamumanyi. Bino byabadde mukuziika Bishop Bamwoze e Jinja