Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wineavuddeyo natgeeza nti
Uganda Police Force emuwandiikidde nga emutegeeza ku ngeri gyagenda okutambulamu olunaku olw’enkya nga agenda okwewandiisa e Kyambogo.
Bobi Kyagulanyi agamba nti asaba Poliisi ekole nga bwekoze olunaku olwaleero nga ekuuma abawagizi ba National Resistance Movement – NRM ababadde ku nguudo singa n’ababe banabeera ku nguudo okumuwuubirako ebaleke bamuwuubireko.