Bobi Wine si muntu naye kirowoozo – Jacob Oulanyah

Omumyuuka w’omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga era Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Jacob Oulanyah; “Bobi Wine si muntu wabula kirowoozo. Abagezi abamu bagula ekirowoozo nti Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni aludde nnyo mu buyinza. Babadde tebalina muntu mutuufu anatambuza ekirowoozo kyabwe. Singa babadde balina Ruto, Pulezidenti yandisanze okusomoozebwa kungi.”

Leave a Reply