Bobi Wine siwakusasula ssente yonna – Kkooti Ensukkulumu

BOBI WINE SIWAKUSASULA;
Abalamuzi ba Kkooti Ensukkulumu mu Kampala olunaku olwaleero basizza kimu nga enkuyege nebategeeza nti Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine tagenda kusasula yadde ekikumi oluvannyuma lw’okuggyayo omusango gweyali ataddeyo nga awakanya okulangirirwa kwa Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ng’omuwanguzi w’akalulu ka 2021.
#KyagulanyiPetition
Leave a Reply