Brig. Byekwaso awaddeyo offiisi y’omwogezi wa UPDF

Olunaku olwaleero omwogezi w’eggye lya UPDF Brig. Flavia Byekwaso (UPDF Spokesperson) awaddeyo offiisi y’e mu butongole eri omumyuuka we Lt Col Ronald Kakurungu nga yeteekerateekera okugenda ku misomo ku National Defence College. Omukolo gwetabiddwako UPDF JCOS Maj Gen Leopold Kyanda.

Leave a Reply