Omugagga Dr. Sudhir Ruparelia avudde mu mbeera natabukira Munnamateeka wa Bbanka enkulu ey’eggwanga Margaret Kasule namutegeeza nti bwaba tasobola kuvaamu by’amagezi asirike. Bino byonna bibaddewo mu Kkooti y’ebyobusuubuzi.
Bwoba tosobola kuvaamu bya magezi sirika – Sudhir
