Express FC egobye omutendesi Wasswa Bbosa

Eyali emunyeenye ya Yuganda Ssenyange kati asula ku nguudo e Netherlands

#SimbaSportsUpdates; Ahmed Ssenyange “French Cut” eyali Midfielder owenjawulo amaze emyaka 2 ngasula ku nguudo mu Ggwanga lya Netherlands. Ssenyange yegatta ku KCC kati KCCA FC mu 1989 ngava mu Namilyango College okutuusa mu 1994 gyeyasisinkanira abasambi abamaanyi okuli; Jackson Mayanja , George Nsimbe , Sadic Wassa Baker Masiko , Sam Simbwa n’abalala. Mu 1995 yegatta […]

Ogwa KCCA FC ne Onduparaka FC gwakudibwamu

#SimbaSportsUpdates; Akakiiko k’ekibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere mu Ggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) akajulirwamu aka FUFA Appeals Committee kasazeewo kukujulira kwa kkiraabu ya KCCA FC ngewakanya ekyasalibwawo Akakiiko akakwasisa empisa aka Competitions Disciplinary Panel okuddamu okusaba omupiira gwaayo ne ONDUPARAKA FOOTBALL CLUB ogwayiika. Akakiiko kagamba nti KCCA FC yalemereddwa okuleeta obujulizi obumala okumatiza […]

Eyalamula ogwa Onduparaka awereddwa okutuusa June-2022

#SimbaSportsUpdates; Ekibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere mu Ggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) kivuddeyo nekifulumya alipoota oluvannyuma lwokwekeneenya akatambi akakwatibwa mu mupiira gwa Uganda Premier League 2021/22 ogwali wakati wa Onduparaka FC ng’eyambalagana ne KCCA FC nga 27-Dec-2021 ku Green Light Stadium. Akatambi kano kaweerezeddwa mu Referees Technical Panel nebekkaanya okusalawo okwakolebwa Centre referee […]

Ole Gunnar Solskjær agobeddwa

Ttiimu ya Manchester United evuddeyo netegeeza nga abadde Maneja Ole Gunnar Solskjær bwakwatiddwa ku nkoona. Bagambye nti newankubadde abadde agezezzaako okuzimba ttiimu myaka 3 egiyise naye wiiki eziyise tezibadde nnungi. Kkiraabu erangiridde Michael Carrick nga agenda okugira nga atambuza ttiimu mu mipiira egiddako nga bwebanoonya Maneja anadde mu bigere bya Ole.

Ssaabasajja Kabaka aguddewo emipiira gy’amasaza

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II agguddewo emipiira gy’amasaza egy’omwaka guno 2021 mu kisaawe kya fufa Technical Centre e Njeru mu Kyaggwe. Mu gugguddewo Kyaddondo ekubye ba nnantameggwa b’omwaka oguwedde aba Gomba ku goolo 2-0. Omupiira gwetabiddwako; Omulangira Richard Ssemakookiro, Omumyuka Asooka owa Katikkiro era Minisita wobuyiiya n’enzirukanya yemirimu Oweek Assoc Prof. Twaha Kigongo Kaawaase, […]

Uganda Cranes egenze Morocco okusamba ne Mali

Ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes esitudde mukiro ekikeesezza olwaleero okwolekera Morocco gyegenda okwambalaganira ne ttiimu y’eggwanga lya Mali ku Sunday ssaawa emu ey’ekiro. Ttiimu egenze ebaddemu; Byamukama Rogers – LOD Mukatabala Paul Nantulya- National Teams Officer Sredojevic Milutin- Head Coach Basena Moses- Assistant Coach Kajoba Fred Kisitu- Goalkeeper Coach Ayobo Felix- Performance Coach Alemu Addis […]

Uganda Cranes 1-1 Harambee Stars Kenya

Omupiira wakati wa Uganda Cranes ne The Harambee Stars Kenya guwedde ggoolo 1 ku 1. FT Uganda 1-1 Kenya (*Bayo) (*Olunga)

Kitalo! Ibrahim Dafala afudde

Kitalo! Eyaliko emunyenye ya Uganda Cranes ne Express Football Club Ibrahim ‘British’ Dafala nga yali muzibizi afudde.

CR7 awadde omukyala gweyakubye omupiira omujoozi

Cristiano Ronaldo yawadde omukyala akola ku kisaawe omujoozi ggwe gweyasambiddemu nga ono yamukubye omupiira mu butanwa nga yegezaamu ng’omupiira tegunatandika.