Bebe Cool ne Kusasira bakunze ab’e Lira okuwagira NRM
Abayimbi okuli Bebe Cool, Catherine Kusasira Sserugga, Big Eye StarBoss, COCO finger wamu n’abalala nga banoonyeza Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mu kibuga Lira.
Balaam bampe ssente za Bamalaaya nga nnyingi njakubakyuusa – Bad Black
Shanitah Namyimbwa aka Bad Black Chanitah Ptt; “I have no loan of 200million like Ronald Mayinja straight to point mobilizing is not da problem nze i stand on mY word always nothing for free n mY world it’s not easy to mobilize prostitutes bali bavuma so i need real deal on my bank account awo […]
Balaam nze tebangula kakadde – Frank Gashumba
Frank M. Gashumba avuddeyo naddiza Balaam Barugahara Ateenyi omuliro oluvannyuma lw’okumuweereza akakadde kamu; “Balam emiriyoni ( 1,000,000) gy’omperezza oba yakuwagira Jjajja oyo nakoma muwagira mu 2001. Omuntu amanyi ebigenda mu maaso tayinza kuwagira Jjajja . Naye kangende e Nakulabye ku Nukodemus ngigabule abali b’embizzi! Mr Balaam, If my assumptions are correct that the one million […]
Pr. Yiga ofudde towulidde mu luyimba lwaffe – Angella Katatumba
Omuyimbi Angella Katatumba avuddeyo nakungubagira Omusumba w’Abalokole Pr Yiga Augustine owa Revial Church e Kawaala eyafudde mu kiro ekikeesezza olwaleero. Katatumba avuddeyo nategeeza nga bwebabadde n’oluyimba lwebakoleko naye nga Pastor Yiga yeyaluwandiika nga baluyita “This Boy” nga lubadde lukyali mu situdiyo.
Daddy Andre ne Nina Roz kale – Katatumba
Omuyimbi Angella Katatumba eyaliko muninkini wa Ojambo Andrew aka Daddy Andre avuddeyo namuyozayoza olwokwefunira munne Kakunda Nina aka Nina Roz.
Nina Roz ayanjudde Daddy Andre ewa Ssengawe
#Wolokoso Omuyimbi Kankunda Nina aka Nina Roz olwaleero atutte Producer era muyimbi munne Ojambo Andrew aka Daddy Andre ewa Ssenga we e Kireka.
Balaam oli mubi nnyo toyagaliza – Catherine Kusaasira
#Wolokoso; Oluvannyuma lw’omuyimbi Catherine Kusasira Sseruggaokuvaayo nategeeza nga bweyakyaawa omutegesi w’ebivvulu Balaam Barugahara Ateenyi olw’okubakuba ekikono mu National Resistance Movement – NRMn’okubeera nti yabakyayisa ye ne Bebe Coolewa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveninti ensimbi zeyawanga Bebe Cool yagulirangamu Zuena ngoye na ddole, Balaam avuddeyo nafulumya ebiwandiiko kweyawolera Kusaasira obukadde 110.
Pulezidenti Museveni ente sazifuna – Arshburg Katto
Arshburg Katto avuddeyo nawandiikira Pulezidenti Museveni ebbaluwa; “Ssebo Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni , sijja kulekerawo kukwebaza olw’ente zewampa bwenakyala ku ffaamu yo e Kisozi kuntandikwa y’omwaka guno. Wabula eky’enaku ente bwezatuuka ku Okello House mu Kampala nezibulawo bwe pyuu. Simanyi oba zalimu obufuusa naye zabulawo oba zezaali eza Bihogo Mpozzi nga zadduka nga Chepte zifune […]
Nga muntidde nnyo ate – Bobi Wine
Omukulembeze w’ekibiina kya National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine agamba nti mu kiro waliwo drone eyetoloolera mu bwengula bw’amaka ge.