Abataano bakwatiddwa lwakusaasanya butambi bwabukyaayi
https://youtu.be/0gs7z9_ZoNw Omwogezi wa CID Twiine Mansio Charles, avuddeyo nategeeza nti ab’ebyokwerinda olunaku olwaleero bakutte abantu 5 kubigambibwa nti bakola obutambi obwawulayawula mu mawanga. Ku bano kuliko Bannakatemba abeyita Bizonto Comedy okuli: Ssabakaaki Simon Peter aka Kazonto akato, Sserwanja Julius aka Ssaabazonto, Mbabaali Maliseeri aka Giant Zonto, Gold Ki Matono aka Jjaja Zonto. Uganda Police Force […]
Bryan White toli mulwadde – Bad Black
Shanitah Namuyimbwa aka Bad Black Chanitah Ptt avuddeyo nalumba Bryan White owa Bryan white foundation; “Once you play rich dats the beginning of death Jaajja mwami mubiitibwa stop fooling us no one can help n darkness mbu u thought am goin to ask butunda omulwadde ali oxygen wakubye esiimu nice heart wins u played our […]
Abayimbi tuwagire Bobi Wine yamanyi obulumi bwaffe – Big Eye
Omuyimbi Mayanja Ibrahim aka Big Eye StarBoss avuddeyo; “Teri muyimbi ali bulungi, okuva Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine lweyavaayo nategeeza nti agenda kwesimba ku Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Wadde naffe abawagira National Resistance Movement – NRM tekitutaliza. Ebikolobero bingi ebigenda okukolebwa okutataganya ekisaawe ky’okuyimba. Bayimbi banange muzibuke amaaso, tulabye emikutu gy’empuliziganya nga gisasulwa […]
Abawala Bannayuganda abalungi bwobasaba okubeera mu vidiyo yo balowooza obakwana – Eddy Kenzo
#Wolokoso; Eddy Kenzo avuddeyo kukyokukozesa abakyala abagwira mu vidiyo ze; “I always get this question nga abantu bambuuza lwaaki video zenkolera wabweru wa Uganda zibaamu abawala abalungi enyo okusinga zenkolera ewaka? Ela nga bangamba siddamu kukolela videos waka because tewali bawala balunji. Naye nno banange nedda Uganda tulina abawala balungi banji ddala, ela tugezaako […]
Bad Black atenda omukwano
Shanitah Namuyimbwa aka Bad black (Chanitah Ptt); “Okwagala oluvubuka oluto kikuwonya obwavu kuba ojja kukola nnyo. Kikutaasa obulwadde bw’omutima, puleesa, okwenyika emmeeme, sukkaali, okwetaguza, okukyaawa n’ebiralal bingi 👌 tosobola kukuulako mukazi waya nga abeera musannyufu buli kadde naddala nga afuna akaboozi ak’ekikulu akanyuma. Mubeere bulungi ❤️❤️❤️
Bebe Cool waddawa, bakukuba ekikono – Bad Black
Shanitah Namuyimbwa aka Bad Black (Chanitah Ptt) avuddeyo neyebuuza Muzzukulu wa Pulezidenti Yoweri Museveni Bebe Cool gyeyadda. Ono yebuuza oba nga naye ba Mafia bamukuba ekikono.!
Ngenda kwesimbawo okukiikirira abakadde – Halimah Namakula
Omuyimbi Halimah Namakula 60, avuddeyo nateegeza nga bwagenda okwesimbawo ku kifo ky’okukiikirira Abakadde mu Lukiiko olukulu olw’Eggwanga. Ono yategeezezza nga bwasobola obulungi okukiikirira Abakadde nti era asobola bulungi okufuna obululu.
Weasel akubye mukyala we nakawere
Omuyimbi okuva mu Goodlyfe Weasel Manizo kigambibwa nti akubye mukyala we Nakawere gwalinamu abaana 2 Talia Kassim namugoba nawaka ku Neverland e Makindye. Kigambibwa nti Weasel abadde atamidde.
Nina abaana babiri bokka – Eddy Kenzo
Eddy Kenzo avuddeyo ku mukutu gwe ogwa Facebook; “Ndabye Abantu gabasaasanya ebifaananyi bino ku social media nga babigasse. Simanyi kyemugezaako kutegeeza! Brighton mutabani wa muganda wange Big Eye StarBoss ne mwanyinaze Nalongo Sheila Don Zella abantu bano baganda bange ddala saagala muntabule nabo. Kuba tumanyaganye okumala ebbanga ddene. Nze nina abaana bangi bendabirira era […]