Bajjo alaajana, Nyanzi antiisatiisa

Kansiime Anne alumbye Zahara ku lugoye lweyayambadde

#Wolokoso; Kazanyirizi Kansiime Anne yavuddeyo najjerega ennyambala ya Zahara Totto ( Zahara Totto & Annatalia Oze) bweyabadde ku TV olunaku lw’eggulo. Kansiime yakubye ekifaananyi okuva ku TV ye nakiteeka ku mukutu gwe ogwa Face Book nawamdiikako nti ‘Tuli kuki!!!?’. Oluvannyuma yayongeddeko nti alinga eyezinze mu ‘toilet paper’. Kansiime mukwewozaako yagambye nti alowooza kino Zahara tekijja […]

Ezgqiudwkaiowmv

Bryan White ayitiddwa okulabikako mu Palamenti yewozeeko

#Wolokoso; Vivian Mutanda ne Maama we balabiseeko mu Kakiiko ka Parliament of Uganda akavunaanyizibwa ku ddembe ly’obuntu okuwa obujulizi ku Brian Kirumira aka Bryan White owa Bryan white foundation kubigambibwa nti yakabasanyanga abaana abawala wamu abaali bakola mu Foundation ye. Bryan White ayitiddwa naye alabikeko mu Kakiiko kano abitebye. mersin bayan escort

Ey4tiylx0ai Htd

Bryan White aleese receipt kweyasasuliranga abakozi

#Wolokoso Brain Kirumira aka Bryan White owa Bryan white foundation avuddeyo okulaga obujjulizi nti yali asasula abawala Vivian Mutanda ne Stella Nandawula nga agamba nti bamusibako matu gambuzi kumuliisa ngo nti yali abakulusanya, yabawamba wamu n’okubakuba. Wabula bwewekkaanya receipt zino: Olaba nti omukono ogwakola receipt guno gwegumu, ekkalaamu yemu, nabateekako omukono bebamu. Receipt ya 26 […]

5 9 680x380

Bobi Wine yatukubya kaga – OS Suuna

#Wolokoso; Omulangira Ssuuna aka Os Suna avuddeyo ku Mubaka wa Kyaddondo era Munnakisinde kya People Power – Uganda Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine; “Bannamawulire mu Yuganda bandirekeddawo okugeraageranya Bobi Kyagulanyi ku muyimbi yenna mu Yuganda, kuba ku mutendera ogwo yayitawo okulabwa nga Omuyimbi omulala. Bwekijja ku linnya kati alinga ‘Monster’ kuba tetukyamusobola wadde akatono […]

Abalya Ssente za NRM muduukirire abantu – Salvado

Patrick Salvado avuddeyo nasaba abo bonna abalya Ssente za National Resistance Movement – NRM okuvaayo bayambe abantu abatalina kyakulya. Ye agamba nti teyafuna ku ssente zino wabula bamuwa kisaawe kyabwerere ategekerewo ekivvulu kye ekyamuyamba okufissa ssente ezaali pangisizza ekifo ky’e Kololo.

Munnakisinde kya People Power asisinkanye Pulezidenti

Ashburg Katto avuddeyo ku mukutu gwe ogwa twitter nategeeza nga bwasoose abalala okwambala engule. Ono agamba nti yakyalidde ku mukulembeze w’eggwanga ku ffaamu ye nabasomesa okulunda. Ono agamba nti yabadde amutwalidde ‘project proposal’ gyeyatuumye ‘The Ghetto Initiative’ egenda okubbulula ghetto zonaa mu Kampala. Ono yebazizza Barugahara Balaam Ateenyi olwokumutwala. Agamba nti Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni […]

Chosen Becky azadde omwana mulenzi

Chosen Becky azadde omwana Mulenzi gwatuumye HEATHER MUTEBI AMIR💚💚 Mwebale kunsabira Bantu Bange🙏 Ekitiibwa Kya Mukama. Kulika omwana.

Henry Tigan kati Ssaalongo

Omuyimbi Henry Kirumaganyi aka Tigan Henry kati Ssaalongo oluvannyuma lwa mukyala we okukubawo ezadde ly’abalongo. Bweza Ssaalongo Henry Kirumaganyi.

Giweze emyaka 13 bukyanga Paul Kafeero afa

Leero giweze emyaka 13 bukyanga Prince Paul Job Kafeero ava mu bulamu bw’ensi nga 17-May-2007. Omwoyo gwe Omukama aguwumuzze mirembe.