Victor Kamenyo mbu yevulunga Chosen Becky

Juliana yazadde omwana mulenzi

#Wolokoso; Juliana Kanyomozi* yazadde omwana mulenzi gweyatuumye Taj. Yoga yoga Juliana, kulika baby.

Nze nasooka okukola ekivvulu online si Bobi Wine – Omulangira Ssuuna

Omulangira Ssuuna avuddeyo nalumba abo bonna ababadde batinkiza ne Bobi Wine  ne Nubian li nti bebasoose okukola ekivvulu ku online. Ono agamba nti yeyasooka okukola ekivvulu kino nti era musanyuffu nnyo nti n’Abayimbi abalala bakikkoppye naye ayagala buli akitegeka amusiime nga ye eyabitandika.

Bobi Wine aduukiridde abasiibi

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine avuddeyo nadduukirira Abasiraamu abali mu kisiibo n’ebyokulya mu Kyaddondo.

Bajjo ne Abtex bateereddwa

Abategesi b’ebivbulu okuli Andrew Mukasa aka Bajjo Events Tv Clear Process wamu ne Abby Musinguzi aka Abtex promotions basimbiddwa mu maaso g’Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road nebavunaanibwa omusango gwokunyomoola Ebiragiro bya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ebya Curfew. Bano bateereddwa ku kakalu ka Kkooti ka nsimbi ezobuliwo emitwalo 20.

Spice Diana abuuza abongeremu?

Spice Diana yategedde omugaso gwa masks oba tudde ku bya 32!?

Balaam tewandibadde ggwe – Bawagizi ba Chameleone

#Wolokoso; Omukulu Balaam Barugahara yavuddeyo ku kyabaddewo wakati wa Jose Chameleone wamu n’abekitongole kya Uganda Revenue Authority (URA) nga basika emotoka ye nawabula Bannayuganda; “Bannayuganda banange mbasaba tuwe abasajja n’abakyala abo ababeera ku mirimu nga batuuse obuweereza eri eggwanga. Bano si baddu baffe wabula batuusa buweereza.Enkola ey’okubayisaamu amaaso egenda yeyongera mu ggwanga ekitali kirungi. Buli […]

URA esise emotoka ya Chameleone

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kusolooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority (URA) kyaboye emotoka y’omuyimbi Jose Chameleone oluvannyuma lwakavuvungano akabaddewo ku Paaskika e Mengo nga bamusaba empapula zaayo.

Eddy Kenzo tujulirira waka

Eddy Kenzo; “Mwanyinaze stella muna Luwero yandetedde akawunga nemukene esanyu ne limbugana era nakedde mu studio. enkya njakuba ne ka message kembawa mukasera kano.Nkozeyo akayimba bakayita 2020(tweni tweni) omanyi gava mukulya.Thank you Stella otulaze oluganda me and my brother Elly Muhindo my official guitarist Tusima nyo.”

Ashburg Katto omazeemu amaanyi – Eddy Kenzo

Wolokoso; Eddy Kenzo avuddeyo nasambajja amawulire @Ashburg Katto gabadde atambuza nti Kenzo COVID-19 amubala embiriizi; “Nayogedeko ne Kato last evening yabadde ne idea about helping our people with small money via mobile money and I told him it’s a good idea but I couldn’t talk much because I was in hospital and I sent him […]