Bobi Wine yafunye omukisa nakwata Kabaka mungalo
Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine yafunye omukisa nakwata mu ngalo z’Omutanda Ronald Muwenda Mutebi II olunaku lw’eggulo Omutanda bwayabadde ajaguza amazaalibwa ge mu Bulemeezi.
Ebibumbe bya Bobi Wine bituuse ku katale
Bannayuganda nabo tebatudde, anti batandise okuweesa ebibumbe by’omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine.
Bobi Wine mutaka e Ndejje
Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine naye ayolekedde Ndejje mukukuza amazaalibwa g’Omutanda Ronald Muwenda Mutebi II ag’emyaka 64 nga ayuguuma.
Fresh kid agenda kusomera ku Kampala Parents
Wolokoso: Omuyimbi omuto Fresh Kid UG wamu ne Maneja we bafunye omukisa nebasisinkana ne Mw. Rajiv Ruparelia bwatyo nakiriza okuweerera Fresh Kid UG mu ssomero lya Kampala Parents School okutuuka bwanamaliriza okusoma Primary. Rajiv yategeezezza nti omwana ono yamusanyusizza olw’embeera ze nebiruubirirwa bye era bwatyo nasalawo amuyambe amukwatireko okulaba nti abituukiriza era abeere ekyokulabirako eri […]
Jennifer Full Figure ateereddwa okuva ku Poliisi e Gulu
Munnakisinde kya People Power Our Power eky’Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine nga muyimbi Jennifer Full Figure yakwatiddwa Poliisi olunaku lw’eggulo mukonoonya akalulu ka Gulid President wa Gulu University, bweyabadde akwatibwa agamba nti Poliisi yamukutte bubi era nakyuuka omukono. Ono ateereddwa olunaku olwaleero.
Geofrey Lutaaya yenyigidde mu bulungi bwansi
Geoffrey Lutaaya nga muyimbi mu kibiina kya Nu Eagles yegasse ku bantu abasibuka e Kakuuto mu Disitulikiti y’e Kyotera nga bano begattira mu kibiina kyabwe ekya Kakuuto Concerned Citizen’s Forum (KCCF). Bano bali mukaweefube w’okuyonja obubuga obw’enjawulo ne Ssaza ly’e Kakuuto e Kyotera okuggumiza enkola ya Bulungi Bwansi n’okulaba nga tebafuna ndwadde ziva ku bucaafu. […]
Awilo Longomba mutaka mu Ggwanga
Omuyimbi wa Lingala AWILO LONGOMBA mutaka mu Ggwanga.
Minisita Nakiwala asisinkanye Fresh Kid
Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’abaana n’abavubuka Nakiwala Kiyingi asisinkanye Omuyimbi omuto Fresh Kid UG mu offisi ye.
John Blaq Aguze Ekyuuma
John Blaq is a grateful man after showing him the support you all do. The Bubadi singer has acquired a new ride and graduated from boda boda. John Blaq now rides a Harrier which is Ofcourse from his reap from his music. It should be noted that the singer has been doing active music for […]