DDP aggyeyo ogwa Mabiriizi gweyawawabira Bobi Wine
DPP Jane Frances Abodo ngayita mu muwaabi wa Gavumenti Joy Appolot ategeezezza nga bwatakyalina kigendererwa mu musango Munnamateeka gweyawaaba nga agamba nti Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine Diploma gyeyafuna e Makerere emuggibweko nti yawandiisa mu bukyamu.
Bobi Wine aduukiridde abaana babawagizi be ababuzibwawo, abakwatibwa nabo abattibwa
Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine; “Ng’abaana beteekerateekera okuddayo ku masomero, ekitundu ku lunaku lweggulo twakimazeeko n’abaana wamu n’abazadde ba banaffe ababuzibwawo, abalala abakyali mu nkomyo wamu n’abo abattibwa emyaka 3 egiyise. Abaana ba banaffe abattibwa okuli; Yasin Kawuma, Ritah Nabukenya, Dan Kyeyune, n’abalala. Abo ababanaffe ababuzibwawo nga tebanalabika […]
Omuyimbi General Defao afudde
Kitalo! Omuyimbi Munnansi wa Congo Lulendo Matumona aka Général Defao 62, afudde. Ono yabadde agenze mu Kibuga Douala gyeyabaddea alina ekivvulu, wabula ngebula ssaawa ntono nnyo ekivvulu kitandike, yatabukidde mu room mweyabadde gyeyagiddwa naddusibwa mu Ddwaliro lya Laquintinie gyeyafiiridde.
Pr. Bugingo ne Makula Kkooti Entebe ebayise.
Magistrates Court y’Entebe ngekubirizibwa Omulamuzi w’eddaala erisooka Stella Okwong Paculal evunaanye Pastor Aloysius Bugingo ne Mukyala we omuggya Suzan Makula emisango 3 egyekuusa ku Marriage Act. Omulamuzi alagidde bano balabikeko mu kkooti nga 21-January-2022. Bano batwaliddwa mu Kkooti Munnamateeka Male Mabiriizi wamu ne Robert Rutaro Muhairwe nga babavunaana okwenyigira mu mikolo gy’obufumbo ku ntandikwa y’omwaka […]
Black Skin eyawandiika oluyimba lwa gyenvudde akwatiddwa
#Wolokoso; Producer Eno Beats avuddeyo nategeeza nga omuwandiise w’ennyimba Black Skin bweyakwatiddwa olunaku lw’eggulo ku ssaawa nga kumi ez’olweggulo nga ebyamukwasizza byekuusa ku byeyayogera mu katambi kano; https://youtu.be/n4sBPjDt8Io ku luyimba lwa Gyenvudde wiiki bbiri eziyise nga agamba nti Bebe Cool teyamusasula luyimba luno lweyawandiika. Bwatyo yagenda mu maaso nafulumya ne demo gyagamba nti yagikola emyaka […]
BANANGE MUNYAMBE – PALLASO
Omuyimbi Pallaso avuddeyo nasaba Bannayungada bamuduukirira bamusondere ku ssente obukadde 100 asobole okunnunula emotoka ye ekika kya Roger Rover ekitongole ekisolooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority (URA) gyekyabowa olwokulemererwa okusasula omusolo gwayo.
Isma Olaxess olina okukwatibwa – Abtex
#Wolokoso; Omutegesi w’ebivvulu Abbey Musinguzi a.k.a Abtex promotions avuddeyo naggula omusango ku blogger Lubega Tusuubira Isma aka Isma Olaxess aka Isma Kalevu aka Jajja Iculi1 gwagamba nti yalabikira mu katambi nga akyeteekako nti yomu ku batemu abamiza Producer Danz Kumapeesa omukka omusu. Ono agututte ku CID e Kibuli. Ye Isma Olaxess yavuddeyo nategeeza nti tayogera […]
MPAGIRA OS SUUNA OKUSIBA BANNAMAWULIRE YADDE SIMWAGALA – BEBE COOL
#Wolokoso: Moses Ssali aka Bebe Cool avuddeyo ku kya Os Suna okutwala Bannamawulire Keyz, Brian Wako ne Makko ne blogger Isma Olaxess; “Ani mutuufu, era ngenda kuyimirira mbagambe nti yadde Ssuuna simwagala ng’omuntu kubanga nze alina ebintu byakola nenewuunya, naye Ssuuna MUTUUFU, ku lwobulungi bw’ekisaawe ky’okuyimba katugoberere amateeka, amateeka tugaleke gakole ku buli Munnayuganda. Olwokuba […]
POLIISI EVEEYO EKWATE ISMA OLAXESS – ABTEX
#Wolokoso; https://youtu.be/bEBH3TUnXas Omutegesi w’ebivvulu Abbey Musinguzi aka Abtex promotions avuddeyo nategeeza nga bwawadde Uganda Police Force enaku 2 zokka nga ekutte Tusuubira Isma aka Isma Olaxess aka Jajja Iculi1 ngentabwe eva ku katambi akatambula ku social media nga kalaga mbu Isma yamanya ku kufa kwa Producer Dans Kumapeesa. Abtex agamba nti bwebatakwata Isma agenda kugenda […]