Isma Olaxess ayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti

ISMA OLAXESS ASINDIKIDDWA MU KKOMERA E KITALYA

Tusuubira Isma aka Isma Olaxess aka Isma Kalevu aka Jajja Iculi1 asindikiddwa mu ku alimanda mu kkomera e Kitalya okutuusa olunaku olw’enkya bwenateekamu okusaba okweyimirirwa. Ono avunaanibwa okulebula omuyimbi Os Suna bwebaali ku TV ne Keyz, Brian Wakko wamu ne Makko abasindikibwa ku alimanda ku lunaku olwokutaano. https://youtu.be/vmYNeLlK7L4

ISMA OLAXESS AKWATIDDWA NAVUNAANIBWA

Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekikola ku kunoonyereza ekya CID Charles Twiine avuddeyo nategeeza nga bambega ba Poliisi okuva ku kitebe kya CID enkya yaleero bwebakutte Tusuubira Isam aka Isma Olaxes aka Isma Kalevu aka Jajja Iculi1 nebamutwala mu Kkooti navunaabibwa emisango okuli; Offensive Communication ne Criminal Libel. Ono avunaanibwa wamu ne Bannamawulire Keyz, […]

Annie Nixon yetonze olw’ebifaananyi byobuseegu ebyafulumye

Producer wa NTV The Beat ne Dance Party Annie Nixon avuddeyo neyetondera ab’Oluganda lwe, bakamaabe, mikwano gye nabo abamwenyumirizaamu olw’ebifaananyi bye ebyobuseegu ebyafulumiziddwa. Mu kiwandiiko Ann kyafulumizza ku mukutu gwe ogwa Twitter agamba nti ebifaananyi bino byamukubibwa bbaawe Edgar Luvusi gwagamba nti bayawukana olwokumukubanga mu bufumbo ngabadde amutiisatiisa okumukomya mu bulamu.

Bobi Wine ne Nubian Li bagenda kukuba abali mu Amerika omuziki

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Okutandika nessaawa ttaano ez’ekiro eze Yuganda (4pm Boston) olwaleero, nja kuggalawo mu butongole olukungaana lwa Bannayuganda abawangalira emitala w’amayanja oluyindira e Boston, USA n’okwogera okumpimpi oluvannyuma mbakube omuziki ku mutimbagano ne munange Nubian li. Temusubwa.”

Sherry Matovu aswalidde ku live

#Wolokoso; Sherry Matovu maama Nanyunja avuddeyo nakudaalira ba ‘social media inlaws’ ababadde beyingiza mu laavu yaabwe ne Tadeous Katumba nti bafune ebyokukola kuba bbo bazeewo dda mu laavu yaabwe ettinta. Wabula mu katambi ka video kabadde akola waliwo omusajja akayiseemu ngali mu paajama olwo abantu nebebuuza oba ye Tadeous nga yagenze naye ebweru; https://youtu.be/O5dmQyCBFgs

Munyumirwe bwavu bwammwe – Kato Lubwama

Kato Lubwama Paul – Official; “Ekinu kino kyendetera ebizibu, byonna byatandika nakino. Naye abantu mulina ffitina, kati akannu kano kenayambala mu America ne Nsereko kaabaluma okuffa. Oba mwali mwagala nkole ntya??? Abasiru!!!!!”

Omuyimbi Ssekandi agudde ku kabenje

Agakagwawo! Omuyimbi wa Kadongokamu Angel Ssekandi ne Mukyala we Justine Ssekandi bafunye akabenje e Mbalala ku luguudo oluva e Kampala okudda e Jinja.

Ibrahim Ssegawa (Vincent) ali mu nkomyo

Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekikola kukunoonyereza ku misango ekya CID Charles Twiine avuddeyo nategeeza nga bwewaliwo abaana 50 abakuumirwa ku kitebe kya CID nga bano bali mukugibwako ebibakwatako n’oluvannyuma baddizibwe ab’enganda zaabwe. Bano kuliko nabantu abakulu abakwatibwa nabo nga mwemuli neyali omuyimbi wa Kadongokamu Vincent Ssegawa eyasiramuka nafuuka Ibrahim Ssegawa bagiddwa ku Markaz […]

Leero Bobi Wine ne Barbie bawezezza emyaka 10 mu bufumbo

#EbirwaByerabirwa: Bwerwali bweruti nga 27-8-2011 Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine ne Barbie Kyagulanyi nebakuba ebirayiro mu bufumbo obutukuvu. Barbie avuddeyo; “Taata, laba gyetuvudde. Osobola okukikirizza nti olwaleero giweze emyaka 10 nga tuli mu bufumbo obutukuvu, emyaka 20 mu mukwano ogwanamaddala? Yo! Obudde nga bwanguwa! Ndaba nga eyayimiridde ggyo ku siteegi ya National theater noyogera […]