BALAAM AJAGANYIZZA NGA BAKUTTE DEAN SAAVA LUBOWA
https://youtu.be/R3hvM23Zfuw Ssaabavulu Barugahara Balaam Ateenyiavuddeyo ku kwatibwa kwa Dean Lubowa Saava, ” Dean Lubowa Saava kawedemu, essaawa yeno okuggyayo obulimba bwo nga obadde osiiga ettosi abantu ba Katonda abalungi. Laga obukakafu ku bantu bobadde oyogerako ebikikinike nga oyagala okubafunamu ssente; 1. Captain Kasami byewamwogeddeko ebikikinike. 2. Billionaire Dr. Sudhir Ruparelia byewamwogerako ebikikinike. 3. Balaam okubba […]
Nubian Li tabangako wafujjo – Fik Fameica
#NdowoozaYaMunnayuganda https://youtu.be/MWhCRghAGUg NUBIAN LI TABANGAKO WAFFUJJO: https://youtu.be/BY27giT9q_E Omuyimbi Walukagga Shafik aka Fik Fameica; “Abakulembeze baffe, tubebaza nnyo olwebyo byemusobodde okukola okulaba nti Yuganda egenda mu maaso n’abantu baayo. Mukoze ng’ekyokulabirako eri abavubuka bangi okuyimusa amaloboozi gaabwe wamu n’okukolera eggwanga lyabwe akadde konna webafunira omukisa era nsuubira n’abakulembeze baffe batwenyumirizaamu kuba abazzukulu baabwe basobodde okuteeka mu […]
Bobi Wine akyalina kyagamba bantu – Isma Olaxess
OMUBANDA WA KABAKA NGA TEBAKUYISE KU MAZAALIBWA GA KABAKA – ISMA OLAXESS: https://youtu.be/Nl4AhNu0dHQ Isma Olaxess nga Muwagizi wa National Resistance Movement – NRM avuddeyo nakudaalira Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP wamu n’omukulembeze w’ekibiina kyabwe Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine nti tebalina kyabagamba bantu ne Buganda yabagobye olaba tebamuyise ku mazaalibwa ga […]
Akon agenda kuzimba ekibuga mu Yuganda mu 2036
AKON WAKUZIMBA EKIBUGA MU YUGANDA MU 2036: Omuyimbi AKON avuddeyo nategeeza nga bwagenda okuzimba ekibuga bwaguuga mu Yuganda kyagenda okutuuma Akon City 2036. Gavumenti ya Yuganda ekirizza okumwa ettaka eriwereza ddala Square Mile 1 nga mu kibuga kino bakukozesa ensimbi ezaabwe eziyitibwa AKoin nga za cryptocurrency. https://youtu.be/sFxWaUGxvbE
Akon asisinkanye Pulezidenti Museveni
AKON ASISINKANYE PULEZIDENTI MUSEVENI: Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Omuyimbi Aliaune Thiam AKON wamu ne Mukyala we Rozina Negusei bazze mu Yuganda nga banoonya webayinza okuteeka ensimbi mu bintu ebyenjawulo omuli eby’amasanyalaze, ebyobulambuzi wamu n’okuzimba. Ndi musanyufu okwenyigira mu mboozi nga eyo okulaba nti tukalaakulanya Bannayuganda ne Afirika okutwalira awamu.”
Akon azze mu Yuganda
AKON AZZE MU YUGANDA: Omuyimbi ow’erinnya Munnansi wa Senegal Mw. Aliaune Damala Thiam aka AKON atuuse mu Yuganda enkya yaleero ku kisaawe ky’ennyonyi Entebe. Akon nga muyimbi era omusinga nsimbi azze ku nsonga ya bizinensi mu Yuganda nga Mukyala we Muky. Rozina Negusir yeyasooka okujja mu Yuganda ku ntandikwa y’omwaka guno era nafuna n’omukisa ogusisinkana […]
Temulowooza ku kwekalakaasa – ASP Luke Owoyesigyire
TEMULOWOOZA KU KWEKALAKAASA KWONNA: Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi bwekitegeddeko nti waliwo abasaasanya ebipapula nga bikubiriza abantu okwenyigira mu kwekalakaasa naddala abategesi b’ebivvulu, abayimbi, Bannakatemba wamu n’abayimbi okwenyigira mu kwekalakaasa olunaku lw’enkya ku National Theater mu kibuga Kampala. Poliisi egamba nti wadde nga […]
Temukyalina nabudde bukyalira ku Nubian Li – Aganaga
MUNZIKIRIZE NKYALIRE NUBIAN LI KUBA TEMULINA BUDDE: Omuyimbi Mukiibi Sadat aka Kalifah AgaNaga avuddeyo ku Nubian li; “Nga Taata era Muyimbi munange, mpulira nga njagala okukyalira ku Nubian Li kuba abantu balekerawo okumwogerako ku social media ate nga mu budde bwa kkampeyini ekigambo “Free” ku Facebook kyalinga bimuli ku mmeeza. Mikwano gye tebakyamukyalira yadde, nze […]
Isma Olaxess atabukidde Baminisita, abavumye
ISMA OLAXESS AVUMYE BAMINISITA: https://youtu.be/VKgo6YHTEjU Isma Olaxess avuddeyo nategeeza nti obusosoze bwalabye mu Yuganda talina weyali abulabye kuba bamuwaabidde omusango, olweggwanga ogugwe baguyisizza mu bwangu. Akubirizza Ssegiriinya Muhammad okwewala okwekalakaasa kuba tebajja kumuleka. Isma agamba nti abewuunyizza okumuyita ku CID ku mubiri gwayiriddewo Gavumenti. https://youtu.be/VKgo6YHTEjU