FUFA Drum olusamba olw’omukaaga

Pulezidenti Museveni wakukyaaze Uganda Cranes

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni wakukyaaza ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes olunaku lw’enkya mu maka ga Pulezidenti Entebe nga bava mu kikopo kya AFCON 2019 mu Egypt. Omukolo guno gutegekeddwa okuyozayoza ttiimu y’eggwanga olw’omutindo gweyayolesezza. Omukolo gwakubaawo ku ssaawa kumi ez’olweggulo ku Monday, 8 – July 2019. Ttiimu y’eggwanga yakusimbula okuva mu kibuga Cairo ekiro kyaleero […]

Desabre ekya Uganda Cranes akitadde

#SimbaSportsUpdates; Ekibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere mu ggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) kivuddeyo nekifulumya ekiwandiiko nga kiraga nga abadde omutendesi wa ttiimu y’eggwanga Desabre Sébastien (officiel) Serge Louis bwebatuuse kunzikiriziganya nebasazaamu kontulakiti ye. “Nga 6 – July – 2019, FUFA n’abadde Omutendesi wa ttiimu y’eggwanga Omw. Desabre Sebastien Serge Louis twatuuse kunzikiriziganya awatali […]

Mwebale kuwagira ttiimu y’eggwanga – Onyango

SimbaSportsUpdates; Omudduumizi wa ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes Denis Onyango avuddeyo neyebaza bazannyi banne, abatendesi, Federation of Uganda Football Associations (FUFA) wamu ne Bannayuganda bonna olw’obuwagizi wadde nga ttiimu y’eggwanga yawanduseemu. 🙏🏽🙏🏽🙏🏽🙏🏽🇺🇬🇺🇬🇺🇬🇺🇬🇺🇬🇺🇬.

Barcelon eguze De Jong okuva mu Ajax

#SimbaSportsUpdates; FC Barcelona ekansizza Frenkie de Jong 22, okuva mu AFC Ajax eya Buddaaki. 😍 Frenkie de Jong ✅ Passed Physical ⚽️ Camp Nou 💙❤️

Lampard alangiriddwa Chelsea nga omutendensi

#SimbaSportsUpdates; Frank James Lampard OBE 41 nga nzaalwa y’e Bungereza yalangiriddwa ng’omutendesi omupya owa kiraabu ya Chelsea Football Club.

Arjen Robben annyuse omupiira

Arjen Robben (ˈɑrjən ˈrɔbə(n) eyazaalibwa nga 23 January 1984 nga nzaalwa ya Netherlands kyaddaaki annyuse omupiira. Ono abadde musambi wa ttiimu ye German eya FC Bayern München aka Bayern Munich gyamaze emyaka 10. 👕 Appearances: 602 ⚽ Goals: 210 🎯 Assists: 162 🇳🇱 International caps: 96 🏆 Trophies: 28

Abazannyi ba Uganda Cranes betegekera Senegal

Abazannyi n’abatendesi ba Uganda Cranes batudde okwegeyaamu ku ngeri gyebasambamu omupiira gwa Egypt wamu n’okwetegekera eggwanga lya Senegal gwebanasamba ku lw’okutaano.

Uganda Cranes yetegekera mutendera guddako

#SimbaSportsUpdates Abasambi ba ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes abatafunye mukisa kusamba mupiira wakati wa Uganda ne Egypt bakedde ku kajjuza mu Gym nga beteekerateekera omupiira oguddako ku mutendera gwa ttiimu 16.   #Federation of Uganda Football Associations (FUFA)

Kitalo! Abawagizi ba Buddu 2 bakubiddwa amasasi agabatiddewo

Kitalo! Abawagizi ba ttiimu y’essaza lya Buddu 2 bakubiddwa amasasi agabatiddewo n’abalala nebabuukawo n’ebisago Buddu bwebadde esamba ne Mawokota. Kigambibwa nti Poliisi n’eggye lya UPDF babadde bagezaako okukkakanya abawagizi ba Buddu ababadde bataamye obugo oluvannyuma lwa Ddiifiri okubamma ppenati bbo gyebagamba nti ebaddeyo bwetyo Mawokota nebawangula ggoolo 1-0. N’ekirala abategesi bayongezza ebisale byokuyingira okuva ku […]