Ogwa Uganda Cranes ne Egypt gwa leero

Brazil egenze ku Semi mu Copa America

#SimbaSportsUpdates; Copa América | Quarter-finals 🇧🇷 Brazil 0-0 (4-3 penalties) Paraguay 🇵🇾 🇧🇷 ⚽ ⚽ ⚽ ❌ ⚽ 🇵🇾 ❌ ⚽ ⚽ ⚽ ❌ Abategesi aba Brazil bwebatyo nebaba nga abategesi bebasoose okutuuka ku Semi Finals. Confederação Brasileira de Futebol

Omubaka Ssewanyana asimattuse ekkomera

Omubaka wa Makindye West mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga Allan Ssewanyana yawonedde watono awalema ekkere okubuuka okusula mu nkomyo oluvannyuma lwokugezaako okukuma ‘Fire flare’ mu kisaawe nga agezaako okujaganya oluvannyuma lwa ttiimu y’eggwanga Uganda Cranes okuggwa amaliri ne Zimbabwe mu mupiira gwa AFCON 2019 e Egypt. Ono yalabiddwa abakuuma ddembe nga agezaako okukuma ‘Fire flare’ mu […]

Uganda Cranes 1-1 Zimbabwe

#SimbaSportsUpdates; Uganda Cranes 1-1 Zimbabwe. Guwedde. #FUFA

Uganda Cranes 1-0 Zimbabwe

#SimbaSportsUpdates; Uganda Cranes 1-0 Zimbabwe. Ggoolo eteebeddwa Emmanuel Okwi. Tulumbeeeeeee Federation of Uganda Football Associations (FUFA)

Uganda Cranes Tulumbeeeeeeeeee

#SimbaSportsUpdates; Abawagizi bwa tiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes nga betegeka okusimbula okugenda okulaba omupiira wakati wa Uganda ne Zimbabwe ku Cairo International Stadium mu kikopo kya #TotalAFCON2019. Wotto Walusimba ali Egypt okutuusaako buli kimu nga bwekigenda mu maaso.   Federation of Uganda Football Associations (FUFA)

Omusambi wa Egypt agobeddwa lwakuganza bakazi ba basambi banne

#SimbaSportsUpdates; Ttiimu y’eggwanga eya Egypt ekakasizza nga bwegobye omusambi waayo Amr Warda (Midfielder) nemulagira adde awaka embagirawo. Warda 25, bwebaali betegekera ekikopo kya AFCON 2019 engambo nezitandika okuyitingana nti yali atuula bazannyi banne mu kifuba bweyali akyasambira ttiimu ya Greek Super League Champions POAK. Omukutu ogumu ogw’amawulire ogwa Yallakora gwannyonyodde nti Warda era avunaaniddwa ogw’okukabasanya […]

Leero mazaalibwa ga Paolo Maldini

#SimbaSportsUpdates; Paolo Cesare Maldini aka Paolo Maldini eyaliko emunnyeenye ya Italy era nga yaliko left back era central defender AC Milan nga atwalibwa okubeera omu kubazibizi akyasinga leero mazaalibwa ge. Yazaalibwa nga nga 26, June, 1968 nga awezezza emyaka 51. Serie A 🏆🏆🏆🏆🏆🏆🏆 European Cup/Champions League 🏆🏆🏆🏆🏆 Supercoppa Italiana 🏆🏆🏆🏆🏆 UEFA Super Cup 🏆🏆🏆🏆 Intercontinental […]

Eng. Magogo asiimye Bannayuganda

#SimbaSportsUpdates; Pulezidenti w’ekibiina ekitwala omupiira mu Eggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) yavuddeyo neyebaza Bannayuganda olw’obuwagizi bwebawa ttiimu ya Uganda Cranes era nasuubiza nti abasambi betegefu bulungi okulaba nti Uganda efuna obuwanguzi ku Zimbabwe mu omupiira gwaleero. Omufumbe Wotto Walusimbi gyali e Cairo okututuusaako byonna ebigenda mu maaso mu nkambi.

Eng. Magogo yayogeddeko eri aba Uganda Cranes

Pulezidenti w’ekibiina ekifuga omupiira ogw’ebigere mu Ggwanga Eng. Moses Magogo yasisinkanye abazannyi wamu n’abatendesi ba ttiimu y’eggwanga Uganda Cranes olunaku lweggulo nga beteekerateekera omupiira ogwa leero ne Zimbabwe.