Chairman Nyanzi bamusudde mu maka ge – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nategeeza nti oluvannyuma lwenaki 4 abebyokwerinda babuzizzaawo ssaabakunzi wekibiina Nyanzi Ssentamu olwaleero bamuvuze okuva ku CMI nebamusuula mu maka ge.
Leave a Reply