Cheptegei ne Kiplimo tebagenda kwetaba mu misinde enkya

Ekibiina ekitwala emisinde mu Ggwanaga ekya @Uganda Athletes Federation kivuddeyo nekitegeeza nemunyeenye za Uganda mu misinde Joshua Cheptegei ne Jacob Kiplimo bwebatagenda kudduka mu misinde egya mita 5000 egiddirira egyakamalirizo olwobukoowo bwebafuna okuva mu misinde egya mita 10000 ngemibiri gyabwe gyetaaga okuwummula ekimala.
Oscar Chelimo wakuzetabamu yekka.
Leave a Reply