Ddereeva atomedde omukazi n’afa awenjebwa buseenene

Police e Lugazi eri ku muyiggo gwa ddereeva wa mmotoka  atannategeerekeka mannya ge atomedde omukazi n'affirawo enkya ya leero bw'abadde ne bba ku pikipiki mu Mabira nga badda Kampala. 

Omusajja ye asimattuse amagombe wabula nga wetwogerera ali mu mbeera mbi mu ddwaliro e Kawolo gyeyaddusiddwa .  Kibi  ddala !!

 

Leave a Reply