Ddereeva wa Bbaasi ya Kkampuni ya YY nnamba UBF 006L eyabadde eva e Kampala olunaku lw’eggulo ngeyolekera Lira yakwatiddwa ku katambi ngavuga bwayita mu bubaka ku ssimu ye. Kigambibwa nti ono Uganda Police Force emugombyeemu obwala era nga kati atemeza mabega wamitayimbwa.
Ddereeva wa bbaasi YY akwatiddwa
