DHO owa Disitulikiti y’e Arua attiddwa mu bukambwe

Kitalo!
Akulira ebyobulamu mu Disitulikiti y’e Arua, Paul Drileba, yatiddwa abantu ababadde bataamye obu mu Gombolola y’e Ajia byeyabadde akuba ettaka lyeyaguze okumanya ensalosalo entuufu.
RDC wa Arua Toko Swaib yategeezezza nti omulambo babadde tebanaguggyayo mu nsiko gyebamutidde.
Leave a Reply