Disitulikiti y’e Bukomansimbi efunye Ambulance

Disituliki y’e Bukomansimbi emotoka agafemulago ekika kya B nga erimu buli kimu ekyetaagisa omulwadde okufuna obujanjabi obusookerwako.
Eno yakuteekebwa ku Ddwaliro lya Butenga HCIV okuyamba kukutumbula kubujanjabi mu kitundu. Eno yaguliddwa Ministry of Health- Uganda n’obuyambi okuva mu KOFIH.
Leave a Reply